Song Lyrics

"Watula"

by Isaac Senteza
Album: Ku Lwo Musalaba

[Verse 1]
Oyo Katonda weggye nga bwali omulamu
Naffe mukuberawo kwe mwe tuyimirira
Silwama--nyi, silwabuyi--nza
Naye ku lw’omwoyowo

[Verse 2]
Nze nsaba onkozese mu bulamu bwange
Oyimuse okukiriza munze
Setula zino ensozi ezalema
Nyimirire mu maaso go nga nina esuubi
Gwe meeme yange sinza Mukama
So tewelabira bilungi bye
Kuba Ye Kabaka Ye muwonya
Nze kyenva nsinza erinya lye

[Chorus]
Emeeme yange ekuyayanira
Omutima gwange gukuyayanira
Okusinga luli, N’okusinga byona

[Bridge]
Wotula ku namulondo yo waliwo ekisa

Bamalayika nga basinza Ggwe omwana gw’endiga
N’ebakerubi nga bayimba mutukuvu
N’olwalero katusinze hosanna

Hosanna

[Bridge Ending]
Tusinza, mutukuvu, hallelujah
Tusinza, mutukuvu, hosanna


Music Video
Comments / Requests